Judges 5:15

15 aAbalangira ba Isakaali baali wamu ne Debola;
era Isakaali yali wamu ne Baraki.
Ne bafubutuka okumugoberera mu kiwonvu.
Olw’enjawukana ezaali mu kika kya Lewubeeni,
waaliwo okusooka okufumiitiriza ennyo mu mitima gyabwe.
Copyright information for LugEEEE